By:Our reporter: Omukulu Peter Ssematimba siwakugwa mubikopo olwokuba abantu bamwogeledde amafuukule
Ssematimba juuzi yavaayo nagenda mukooti nga Asaba bamukilize yaba alabilila omwana we gwe yazaala muyaaya
Kyoka Joan nga Ono yye maama womwaana yabisabaze ella nategeeza nti Sematimba musajja mwenzinyo Tasobola kukuza mwana muwala
Abantu banji bavaayo nebayogela kunsonga enno ella nga Peter mukino yabasekeledde nategeeza nti kyona kyakola nomukozi we tebibakwaatako