By:Our reporter: Omuyimbi Evelyn lagu ebibye bitiisa oluvanyuma lwabasawo jeyagenda okulongosebwa okusaba Omutwaalo gwa dollar
Kinajukilwa nti Evelyn yalli ayagala nsigo ella Bwatyo abantu nebamusondela paka akasente nga kaweze
Kyoka olwamaze okutuuka mudwaalilo ebunayila, Evelyn yagudewo ekiggo Abasawo bwebamugambye nti sente zibulako omutwaalo mulamba ogwa dollar
Bwetukubisa muzayuganda ejjo jibeela million nga 36,470 000