ABA’MAMOTOKA BAKUTANDIKA OKUJIBWAAKO OMUSOLO OMULALA

By: Shifrah Kayaga: wokukendeza obubenje ku nguudo awamu nokukwasiza ba duleva bamenya amateeka ,poliisi eyanjudde enkola ya kalimageezi gyeyise express penalty scheme ngeno yakusobozesa abakaligidwa okusasula ssente zino ezimanyiddwa ngeze bipapula nga bayita ku ssimu

Kino kyakuyambako abavuzzi okubeela abengendelezza nga bali kunguddo wamu nokukunganya sente ezisobola okuyambako okuleeta enkula kulana

Loading

Recommended For You