By: Shifrah kayaga: Abayambi eri ababaka mu lukiiko lw’eggwanga olukulu beekubidde enduulu eri omukubiriza w’olukiiko rebecca alitwala kadaga nga ababaka bwebasusse okwagala okubakabasanya
Bano nga bayita mu kibiina kyaabwe bagamba nti abamu kubannabwe bafiiriddwa n’emirimu olw’okugaana okwewaayo eri ababaka
Bano bategeezeza nti kino kibadde kisusse ella yensonga lwaki basazeewo okwekubila emilanga. yiino video