BADBLACK AWEMUDDE MARTHA KAY – “GENDAKO EWA’SSENGA NAYE WESWAZIZZA”

By: Shifrah Kayaga

Ebya Martha Kay tebinagwa nga wayisse mbale Badblack naye naavayo okuwa endowoozaye kubifaananyi ebyafulumye nga Martha Kay alaga enkulaye yonna.

Badblack abadde munyiivu nyo ella wano wasinzidde okulangila omuwala Martha engeli jeyeeswazizamu nga nebyaalaga temuli wadde. Ono amuwadde gaabuwe atandikke okwebelelemu kuba yasembadda bwekijja mubyomukisenge.

Badblack ayongeddeko nti Martha agendelewo ewa ssenga mubunambilo asobole okuweebwa amagezzi kungeli jalina okwesengekamu kuba bambi yaswadde nyo.

Loading

Recommended For You