“MC KATS SIRI KUSONYIWA OKUVUMA MAAMA WANGE  ERA ENKOLAGANA JENINA NAAWE OLIWO LWA MWAANA” Fille Atabukedde MC Kats

Nze enkolagaana gye nina ne Mc Kats eriwo lwa mwana gwe twazaala fembi~ Fille ayanukudde Mc Kats oluvanyuma lwokwenyiga omunyigo(Squeeze) ku kivulu kya Fik Famaica, Nze sisoboola kwagala Musajja kusinga maama wange, Maama wange yasooka, sigamba nti maama wange mutukirivu nnyo naye Kats kye yakozze it’s inexcusable, siri musonyiwa,
toyinza kudda ku maama wange novuma ate nodda ku media nogamba abantu nti ndi kutaaka lyo simanya mubintu byo, nze ebintu ebyange mbituyanidde,
siyinza kuddira maama wange nemuteeka mubintu bya Musajja, Mwenna mundabye nga ntuyana, sente zange nzikoleredde, natuuka nokuzalira mu industry ng’ate nkyali mwana muto,
nze mpise mubingi nnyo, maama wange yankwatiridde, kati omusajja okuva eri nomuyisamu amaaso oba osuse wewandikomye,
Kats omwana amufuuna wonna waba ayagalidde era namwe mumulaba bwamutimba ku social media, amufuuna wonna waba ayagalidde, kati simanyi buzibubwe ku maama wange~ayogedde bino nga yenna mukambwe muzibu tasalikako musale

Recommended For You

About the Author: admin