Abatuuze b’emakindye bekubidde endulu eri gavumenti ebayambeko ku bukyafu obubasuseko

Abatuuze b’omuNkere Zone e Makidye negyebuli eno bakyekkokkola ekitongole kya KCCA okubagobaganya kunguudo kwebaali bakolera okusobola okufuna ekigulira magalo eddiba. Bano bagamba boolekedde enjala kakutiya,enddwadde nga nemumayumba mwebasula ba landlord bagaala kubagoba mumayumba.

Kinajukirw nti Nkere zone yemu Nkere ebadde ne bizibu ebitaali bimu nga emyaala ,kasassiro, amazzi okubayingiirira mumayumba naddala mubiseera byenkuba saako nomugoteeko. Abaganda balugeera nti ekuba omunaku tekya muntadiikwa yomwaka guno KCCA yagoba abatembeeyi kunguddo, nebasindiikibwa mubutaale gyebalumiriza nti teriyo sente .Bo abantu bomunkeere bebaamu kwabo abaali bakoola omuliimu guno. Nabatanzi Faridah eyalii atembeeyeza engoye ku nguddo zo mukibugga  otottodde embera gyebayitamu omuli okusula mubuyumba bwettaka ,okubulwa ekyokulya , oluvanyuma asabye govumenti asabye govumenti ebayambeeko ku myaala kasaasiiro

Ye Nakato Sarah obudde buno nga Nakaweere eyaali atembeeya amenvu mukibugga oluvanyuma oluvanyuma lwa KCA okubagoba  Bba yamusuulawo namuleekeera abaana okuli neyetagga okusoma embeera gyalimu mbi ddala nga mubudde buno namabeere agayonsa omwana tagaliina.oluvanyuma asabye obuyambi amuddukiriile omwana asobole okusoma. Namwandu Nakatee Chris nga naye yaali atembeeya menvu agamba Bba yaffa nga mubudde buno taliina taliina buyambi.saako Namazi okubayiingirira mumayumba nebasuula ku tebukye.

Kato Cleark atulaze abaana Nyabwe gwebasiiba KCA naleeka abaana nga beetagga okulya okusomma  wabuula ekubba omunaku tekya amabujja gano amattoddala land load yabagoba munyumba.Oluvanyuuma atututte mu Store mwebatereka nga amenvu gebatembeeya nga nga mubudde buno nkalu wabula ekisinga okumuyimbya endubaale ye muganda we gw baali bakoola naye mukibugga eyaserela nagwa mumazzi agokya nafuniraddala obuvune nga kati embeera gyaliimu mbi ddala emutusa nokukabya katonda nga takabe.

Ye Tumugume Medrine eyaali yetambuliira ebibye mukibugga Kampala embeera gyalimu eyungula ezigga oluvama lwa KCA okumugoba nge emutebeereza okuba omutembeeyi. Mukwagala okuteekako kakoola tonddeka nyuma yaseereera nagwa mumwaala namenyeka okuggulu,,,,,abagoba batakkisi mukumuddusa muddwaliiro lyomu Kisenyi bamukuba bukubi mpiiso ekenddezza buluuma ,,,,,era nasindikibwa emulago ,okumuyiisa mu x.ray yategezebwa nti amagumba gamenyeeka era natekebwako ekisementi. oluvanyuma yaddukiira ku Police okusaba refrence gyatutegezzeza nti tebagyimuwa  oluvanyuma asabye obaliina obuyambi bamuddukiirire asobole okwejanjaba saako nokusasuula landload.

Recommended For You

About the Author: admin