Silyeelabila musajja yanzibako mukazi wange kyoka namukubilawo embaga – Ddumba muzafaru alojja kku’musiguze eyamujooga

By: Shifrah Kayaga: Ebyenaku tebigwa munsi naye nemwana mulenzi ddumba muzafaru atunyumiza kumukazzi eyamudukakko kyoka ebanga telyaayita namukubilawo embaga

Oluvanyuma lwebyaatuka kumuyimbi eddy kenzo, twali tumanyi byakusaaga naye twakajja tutegeele nti abasajja banji bayitta mubuzibu bwebumu nga eddy kenzo bweyayitamu ku rehemah

Ddumba Muzafaru musajja muna’uganda wabula nga asiinzila canada. Ono yemusajja eyegulidde elinya mukudamu enyiiba zaabantu kyoka nazidamu nokusinga abaziyimba okunyuma

Wabula ono mubyaliffa teyeelabidde yemukazziwe eyasigulwa okutuuka okukubwa embaga ekintu ekyasinga okumuluma

Yiino emboozi

Recommended For You

About the Author: admin